Learn Essential Greetings Phrases in Luganda Language

EnglishLuganda

What is your name?

Erinnya lyo ggwe ani?


My name is...

Elinnya lyange nze....


How are you?

Oli otya


I'm fine

Gyendi/Ndi bulungi


I'm not fine

Siwulira bulingi


How old are you?

Olina emyaka emeka?


Where do you live or stay?

Obeera wa?


I live in...

Mbeera ...


Good Bye/I have to go

Weeraba/ Kagende


See you tomorrow

Tulabagane enkya


Congratulations

Kulika


What’s your phone number?

Ennamba yo ey'essimu eri ki?


Good night!

Sula bulungi


Where are you from?

Oli wawa?


I am from____

Nva... Kampala,Jinja e.t.c


My name is____

Erinnya nze____


No, thank you

Weebale,naye nedda


Nice to meet you

Kilungi okusisinkana


See you later

Tunaalabagana edda


How was your night?

Wasuze otya?


You're welcome

Weebale kusiima


Peace be with you

Emirembe gibeere naawe


Good evening

Osiibye otya


Okay!

Kale!


God be with you

Katonda abeere naawe


Good afternoon

Osiibye otya


Good morning

Wasuze otya?


Would you like to dance with me?

Wandiyagadde okuzinamu nange?


Merry Christmas

Sekukkulu ennungi


Happy birthday

Amazaalibwa amalungi


I wish you a good weekend

Nkwagaliza weekend ennungi


Greetings to those at home

Obandabira ab'eka


Are you okay?

Oli bulungi?


How is your day?

Olunaku lwo luli lutya?


What's up?

Ki ekiriwo?


What do you like to do (in your free time)?

Otera kola ki mu biseera byo eby'eddembe?


I feel good

Mpulira bulungi


I will call you

Nja kukubirako


I will come back later

Nja komawo edda


I'm happy

Ndi musanyufu


See you tonight

Tulabagane ekiro


Sorry to bother you

Nsonyiwa okusumbuwa


You're very nice

Oli muntu mulungi


What's up

Ki ekiliwo?


Who are you?

Ggwe ani?


How is life?

Obulamu buli butya?


Have a nice day

Siiba bulungi