Learn Essential Language Phrases in Luganda Language

EnglishLuganda

I'm learning English

Njiga [Luganda, Luzungu]


Could you repeat that please (Say that again)

Nsaba kunziriramu bambi


Could you please talk slower?

Nsaba oyogereko mpola bambi


What does that mean?

Ekyo kitegeeza ki?


How do you say _____ in ______

Oyogera otya_____mu [Luganda, Lusoga etc]


Sorry, I don't speak_____

[Onansonyiwa] soogera____ ( Luganda e.t.c)


What are you saying?

Ogamba ki?


I want to learn ___[Luganda]

Njagala kuyiga Luganda.


I only know a little___[Ateso]

Oluganda mmanyi lutonotono


Please speak slowly!

yogera mpolampola


Please translate for me

Nsaba nzivuunulira


Write that word down for me

Ekigambo ekyo kimpandiikire


What do you mean?

Otegeeza ki?


What does _______ mean?

Kino kitegeeza ki?


Please write it down

Bambi kimpandiikireko